Channel Avatar

MTO SONGS @UCk7or1ol8UoE2w_D6TlQ6Ng@youtube.com

4.3K subscribers - no pronouns :c

Mujje Tutendereze Omukama (MTO) translated as "Come let's pr


Welcoem to posts!!

in the future - u will be able to do some more stuff here,,,!! like pat catgirl- i mean um yeah... for now u can only see others's posts :c

MTO SONGS
Posted 2 days ago

Eddini tujinyweze eya baganda baffe abayiwa omusaayi okubeera Yezu.
Asaana kwebaza, asaana nakutendwa wonna mu Uganda.

https://youtu.be/XxaebFteTvQ

30 - 1

MTO SONGS
Posted 1 week ago

YEZU NKUSINZA ERA NKWAGALA.
youtube.com/playlist?list=PLA...

‪@MTOSONGS‬

34 - 0

MTO SONGS
Posted 1 month ago

Nneetondera Katonda Omuyinza wa buli kantu, nammwe Baganda bange, nti; nnyonoonye nnyo mu kulowooza, mukwogera, mu kukola ne mu butakola.
Gunsinze.

https://youtu.be/SZrl0prEYgc

‪@MTOSONGS‬

32 - 2

MTO SONGS
Posted 1 month ago

Mwakire nga ensi yonna, emmanye Katonda n'obukulu bwe. Mukubatizibwa twafuuka baana be, Katonda n'atusindika tube batume be.

https://youtu.be/CmlfDSjWMMg

‪@MTOSONGS‬

38 - 1

MTO SONGS
Posted 1 month ago

Ggwe wamma ggwe Yezu ddala
Mbulira oli otya.
Ggwe akaana akato
Mu mmanvu muno. Ng'osuutibwa sso
Bamalayika bo.

https://youtu.be/yDe-yVSlV-s

‪@MTOSONGS‬

36 - 0

MTO SONGS
Posted 1 month ago

Yezu Maria Yozefu, amaka gaffe mugakuumenga okuva eri abantu ababi n'abagwenyufu.

https://youtu.be/3nk-HxDOH5g

‪@MTOSONGS‬

55 - 6

MTO SONGS
Posted 1 month ago

Mulokozi Azaaliddwa, Alleluia
Leero mpaawo ataasanyuke. ALLELUIA, ALLELUIA.
Ffenna tujaguze, Yezu waffe tumusinze, nga tumuyimbira.

www.youtube.com/playlist?list...

Merry Christmas my Fellow Christians.

 ‪‪@MTOSONGS‬

28 - 2

MTO SONGS
Posted 2 months ago

Edda lyonna tusuubira Era nga tulindirira
Yamba ssebo, tusaasire. Tofa ku bubi bwaffe, yima ku bunafu bwaffe. Tujje mu nvuba zaffe, jjangu jjangu jjangu.

Ez'Amatuuka (Advent): www.youtube.com/playlist?list...

Mbagaliza obudde bw'Amatuuka obulungi.

‪@MTOSONGS‬

38 - 0

MTO SONGS
Posted 2 months ago

Ekkomi eribuggujja, omulyango ogw'Eggulu
Ogujjudde okwagala, Gwe Mutima ogwa Yezu.

https://youtu.be/9ZyZVIWB5Gk?si=zdqsd...

‪@MTOSONGS‬

46 - 4